Psalms 106:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bajjajjaffe mu Misiri tebaategeera byewuunyisa bye wakola, tebajjukira bungi bwa kisa kyo; baanyiiza Ali Waggulu Ddala ku Nnyanja ey'Ebiwuuwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakadde baffe tebaafaayo kujjukira ebyamagero bye wakola nga bali mu Misiri; n’ebyekisa ebingi bye wabakolera tebaabijjukira, bwe baatuuka ku Nnyanja Emyufu ne bakujeemera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bajjajjaffe tebaategeera bya magero byo mu Misiri; Ne batajjukira kusaasira kwo okungi; Naye ne bajeemera ku nnyanja, ku Nnyanja Emmyufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjajjaffe baalemwa okutegeera ebyamagero Mukama bye yakola e Misiri. Tebajjukira kisa kye ekingi, naye baajeemera ku nnyanja ku Nnyanja Emmyufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bajjajjaffe tebaategeera bya magero byo mu Misiri; Ne batajjukira kusaasira kwo okungi; Naye ne bajeemera ku nnyanja, ku Nnyanja Emmyufu.