Psalms 106:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aboggolera Ennyanja ey'Ebiwuuwa, n'ekala yonna; n'abayisa mu ddubi ng'abayita mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yaboggolera Ennyanja Emyufu, n’ekalira; n’abakulembera okubayisa mu buziba ng’abayita ku lukalu mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'alagira Ennyanja Emmyufu, n'ekalira: Awo n'abayisa mu buziba nga wakalu, nga bali ng'abayita mu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yalagira Ennyanja Emmyufu n'ekalira, ne bayita awakalu, nga bali ng'abayita mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'anenya Ennyanja Emmyufu, n'ekalira: Awo n'abayisa mu buziba, nga mu ddungu.