Psalms 107:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga baali bajeemedde Katonda bye yayogera, nga bagaye Ali Waggulu Ddala kye yateesa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga baajeemera ekigambo kya Katonda, ne banyoomoola amagezi g’oyo Ali Waggulu Ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga baajeemera ebigambo bya Katonda, Ne banyooma okuteesa kw'oyo ali waggulu ennyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olw'okujeemera ebiragiro bya Katonda n'okunyooma ebyo ebyabakuutirwa Atenkanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baajeemera ebigambo bya Katonda, Ne banyooma okuteesa kw'oyo ali waggulu ennyo: