Psalms 107:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama be yanunula bwe batyo bwe baba bagamba, be yanunula mu mikono gy'omulabe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale abanunule ba Mukama boogere bwe batyo; abo be yanunula mu mikono gy’abalabe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abanunule ba Mukama boogera bwe batyo, Be yanunula mu mukono gw'omulabe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna boogere bwe batyo Mukama be yanunula, n'abawonya obuyinza bw'omulabe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abanunule ba Mukama boogera bwe batyo, Be yanunula mu mukono gw'omulabe;