Psalms 107:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yatuma ekigambo kye n'abawonya, n'abakwakkulayo mu ntaana zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabatumira ekigambo kye, n’awonya endwadde zaabwe; n’abalokola mu kuzikirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Atuma ekigambo kye, n'abawonya, N'abaggya mu kuzikirira kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yalagira bulagizi n'abawonya, n'abaggya mu kizikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atuma ekigambo kye, n’abawonya, N'abaggya mu kuzikirira kwabwe.