Psalms 107:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate abamu baasaabala ku nnyanja mu maato, baali basuubuzi ku mayanja amanene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalala baasaabalira mu maato ku nnyanja; baali basuubuzi b’oku gayanja aganene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaserengetera ku nnyanja mu maato, Abakola emirimu awali amazzi amangi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu baaseeyeeyera mu maato ku nnyanja, ne bakolera emirimu gyabwe ku mazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaserengetera ku nnyanja mu maato, Abakola emirimu awali amazzi amangi;