Psalms 107:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baalaba Omukama by'akola, n'ebyewuunyisa bye mu buziba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalaba Mukama bye yakola, ebikolwa bye eby’ekitalo mu buziba bw’ennyanja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo balaba ebikolwa bya Mukama, N'eby'amagero bye mu buziba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne balaba ebyamagero, Mukama by'akolera mu buziba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo balaba ebikolwa bya Mukama, N'eby'amagero bye mu buziba.