Psalms 107:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayogera bwogezi, n'agugumula omuyaga, ne gusitula amayengo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga yalagira omuyaga ne gusitula amayengo waggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga alagira, n'akunsa omuyaga, Oguyimusa amayengo gaagwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yalagira omuyaga ne gukunta, ne guyimusa amayengo g'ennyanja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga alagira, n'akunsa omuyaga, Oguyimusa amayengo gaagwo.