Psalms 107:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakkakkanya omuyaga ne gufuuka mulaala; amayengo g'ennyanja ne gateeka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuyaga yagusirisa, ennyanja n’etteeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaaza omuyaga, Amayengo gaagwo ne gateeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akkakkanya omuyaga, amayengo g'ennyanja ne gateeka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaaza omuyaga, Amayengo gaagwo ne gateeka.