Psalms 107:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne be yakuŋŋaanya okuva mu nsi, ng'abaggya ebuvanjuba n'ebugwanjuba, emambuka n'emaserengeta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abo be yakuŋŋaanya mu mawanga; okuva Ebugwanjuba n’Ebuvanjuba, n’okuva obukiikakkono ne mu bukiikaddyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakuŋŋaanya mu nsi nnyingi, Mu buvanjuba ne mu bugwanjuba, Mu bukiikakkono ne mu bwa ddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abakuŋŋaanya ng'abaggya mu nsi ennyingi, mu buvanjuba ne mu bugwanjuba, mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakuŋŋaanya mu nsi nnyingi, Mu buvanjuba ne mu bugwanjuba, Mu bukiika obwa kkono ne mu bwa ddyo: