Psalms 107:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basanyuka okulaba nga gakkakkanye, n'abagobya ku mwalo gwe baali baagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bajjula essanyu kubanga ennyanja yateeka; n’abakulembera n’abatuusa bulungi ku mwalo gwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne balyoka basanyuka kubanga bawummula; N'alyoka abaleeta mu mwalo gwe baagala okutuukamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne basanyuka olw'okutebenkera, n'abagobya ku mwalo we baagala okugoba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne balyoka basanyuka kubanga bawummula; N'alyoka abaleeta mu mwalo gwe baagala okutuukamu.