Psalms 107:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi engimu n'agifuula olunnyo, olw'obwonoonefu bw'abantu abaalimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ensi engimu n’agifuula olukoola olw’olunnyo olw’obwonoonyi bw’abantu baamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi ebala agifuula olukoola olw'omunnyo, Olw'obubi bwabo abatuula omwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi ebala agifuula enkalu ey'olunnyo, olw'ebibi by'abo abagibeeramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi ebala agifuula olukoola olw'omunnyo, Olw'obubi bwabo abatuula omwo.