Psalms 107:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyo gye yassa abayala babeere, ne bakubayo ekibuga mwe basobola okusenga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abalina enjala n’abateeka omwo, ne beezimbira ekibuga eky’okubeeramu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwo mw'atuuza abalumwa enjala, Balongoosenga ekibuga eky'okutuulamu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwo mw'ateeka abalina enjala bazimbemu ekibuga mwe banaabeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwo mw'atuuza abalumwa enjala, Balongoosenga ekibuga eky'okutuulamu;