Psalms 107:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ate baakendeera ne batoowazibwa olw'okunyigirizibwa, endasano n'ennaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate ne bakendeera obungi, ne bakkakkanyizibwa olw’okujeezebwa, n’okujoogebwa n’okulaba ennaku;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nate, ne baweebuuka ne bajeezebwa Olw'okujoogebwa, n'okweraliikirira, n'okunakuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baawangulwa ne batoowazibwa olw'okunyigirizibwa, n'obuyinike era n'obuzibu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate, ne baweebuuka ne bajeezebwa Olw'okujoogebwa, n'okweraliikirira, n'okunakuwala.