Psalms 107:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo asonyiwaza abakungu, yagenda ng'ababungeeseza mu ddungu eteri kkubo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oyo anyooma n’abakungu, n’ababungeetanyiza mu lukoola omutali kantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anyoomesa nnyo abalangira, Era abakyamiza mu nsiko omutali kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'anyoomesa ababanyigiriza, n'abaleetera okuwabira awatali kkubo mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anyoomesa nnyo abalangira, Era abakyamiza mu nsiko omutali kkubo.