Psalms 107:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka abanaku yabataasa mu kubonaabona kwabwe, amaka gaabwe n'agaaza ng'amagana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaali mu kwetaaga yabamalako ennaku n’okubonaabona, n’ayaza ezzadde lyabwe ng’ebisibo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye agulumiza omwavu okuva mu nnaku. N'amukolera ebika ng'ekisibo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka abanaku n'abawonya obuyinike, amaka gaabwe n'agajjuza abantu, nga bw'ayaza amagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye agulumiza omwavu okuva mu nnaku. N'amukolera ebika ng'ekisibo.