Psalms 107:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baalumwa enjala n'ennyonta, ne bayenjebuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalumwa ennyonta n’enjala, obulamu bwabwe ne butandika okusereba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baalumibwa enjala n'ennyonta, Emmeeme yaabwe n'ezirika mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baalumwa enjala n'ennyonta, ne baggwaamu n'essuubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baalumibwa enjala n'ennyonta, Emmeeme yaabwe n'ezirika mu bo.