Psalms 107:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abatwalira mu kkubo eggolokofu, eri ekibuga mwe banaasenga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabakulembera butereevu n’abatuusa mu kibuga mwe baabeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abaluŋŋamiza mu kkubo eggolokofu, Batuuke mu kibuga eky'okutuulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abaluŋŋamya mu kkubo eggolokofu, n'abatuusa mu kibuga eky'okubeeramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abaluŋŋamiza mu kkubo eggolokofu, Batuuke mu kibuga eky'okutuulamu.