Psalms 107:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bagulumize Omukama olw'ekisa kye ekingi, n'olw'ebyewuunyisa by'akolera abaana b'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale singa beebazanga Mukama olw’okwagala kwe okutaggwaawo, n’olw’eby’ekitalo by’akolera abaana b’abantu!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale singa abantu batendereza Mukama olw'obulungi bwe, N'olw'eby'amagero bye eri abaana b'abantu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale beebaze Mukama olw'ekisa kye n'olw'ebyamagero by'akolera abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale singa abantu batendereza Mukama olw'obulungi bwe, N'olw'eby'amagero bye eri abaana b'abantu!