Psalms 107:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga omuyonta yamuvubiriza, n'omuyala n'amukkusa ebirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga abalina ennyonta abanywesa, n’abayala abakkusa ebirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga akkusa emmeeme eyeegomba, N'emmeeme erumwa ennyonta agijjuza ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalumwa ennyonta agibamalako, n'abayala n'abakkusa ebirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga akkusa emmeeme eyeegomba, N'emmeeme erumwa ennyonta agijjuza ebirungi.