Psalms 108:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani anantwala mu kibuga okuli ekigo? Ani anantuusa mu Edomu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Si ggwe, ayi Katonda, atusudde, atakyatabaala n’amaggye gaffe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Totusudde, Ayi Katonda? So totabaala, Ayi Katonda, n'eggye lyaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otuvuddemu, ayi Katonda? Tokyatambulira wamu na magye gaffe, ayi Katonda!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Totusudde, ai Katonda? So totabaala, ai Katonda, n'eggye lyaffe.