Psalms 108:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Si ggwe, Katonda eyatwessammula, ayi Katonda, atakyagenda na magye gaffe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tudduukirire nga tulwanyisa abalabe baffe, kubanga obuyambi bw’abantu temuli nsa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otuyambe eri omulabe, Kubanga obuyambi bw'abantu tebuliimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuyambe okulwanyisa omulabe, kubanga obuyambi bw'abantu tebugasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otuyambe eri omulabe: Kubanga obuyambi bw'abantu tebuliimu.