Psalms 108:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Omuyinza, ndikutenda mu bantu; ndikuyimba mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okwagala kwo kunene, kutumbiira okutuuka ku ggulu; n’obwesigwa bwo butuuka ku bire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okusaasira kwo kutuuka ku ggulu, N'amazima go gatuuka ku bire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekisa kyo kigulumivu okutuuka ku ggulu, ku ggulu gye kyekoona. Obwesigwa bwo butuuka ne ku bire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okusaasira kwo kungi, kusinga eggulu: N'amazima go gatuuka mu ggulu.