Psalms 108:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekisa kyo kinene, kisukka n'eggulu; obwesigwa bwo butuuka eyo ku bire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogulumizibwenga, Ayi Katonda, okuyisa eggulu; n’ekitiibwa kyo kibune ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ogulumizibwe, Ayi Katonda, okusinga eggulu; N'ekitiibwa kyo okusinga ensi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gulumizibwa okusinga eggulu, ayi Katonda, ekitiibwa kyo kibune ensi yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ogulumizibwe, ai Katonda, okusinga eggulu: N'ekitiibwa kyo okusinga ensi zonna.