Psalms 108:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, osukkulumizibwe n'okuyisa eggulu. Ekitiibwa kyo kibeere ku nsi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tulokole otuyambe n’omukono gwo ogwa ddyo, abo booyagala banunulibwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwagalwa wo alyoke awone, Olokole n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nziraamu kye nkusaba otuwonye n'obuyinza bwo, abaagalwa bo banunulibwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muganzi wo alyoke awone, Olokole n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu.