Psalms 108:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yayogera ng'ayima mu Kitukuvu kye nti: “Ndijaganya, Sekemu ndimugabanyaamu, n'Ekiwonvu Sukkoti ndikipima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi ya Gireyaadi yange, n’eya Manase nayo yange. Efulayimu mwe muli abalwanyi bange abazira; ate mu Yuda mwe munaavanga bakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gireyaadi wange; Manase wange; Efulayimu naye yakuuma omutwe gwange; Yuda gwe muggo gwange ogw'obwakabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gileyaadi nsi yange, ne Manasse yange. Efurayimu ye nkuufiira yange, Buyudaaya gwe muggo gwange ogw'obwakabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gireyaadi wange; Manase wange; Efulayimu naye yakuuma omutwe gwange; Yuda gwe muggo gwange ogw'obwakabaka.