Psalms 109:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwozi abowe ebibye byonna, ab'ebweru boonoone byonna bye yateganira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amubanja ajje awambe ebibye byonna; n’abagwira bamunyageko ebintu bye byonna bye yakolerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amubanja ajje awambe byonna by'alina; B'atamanyi banyageenyage emirimu gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amubanja anyage by'alina, abagwira baaye byonna bye yakolerera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omunyazi atege byonna by'alina; B'atamanyi banyageenyage emirimu gye.