Psalms 109:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabulewo amwoleka ekisa, yadde asaasira obwana bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waleme kubaawo amusaasira, wadde akolera abaana be ebyekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaamwongerako ekisa amubule; wadde akolera eby'ekisa abaana be baalese naye abule.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abulwe amukwatirwa ekisa, wadde alabirira abaana be b'alese nga bamulekwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaamwongerako ekisa amubule; Anaasaasira abaana be nga tebalina kitaabwe naye abule.