Psalms 109:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensobi zaabwe zisigale bulijjo mu maaso g'Omukama, asangulirewo ddala ekyo kwe bandijjuukiriddwa ku nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ajjukirenga ebyonoono byabwe bulijjo, n’ensi ebeerabirire ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bibeerenga mu maaso ga Mukama ennaku zonna, Azikirize okujjukirwa kwabwe ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bijjukirwenga Mukama ennaku zonna, naye bo beerabirirwe ddala ku nsi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bibeerenga mu maaso ga Mukama ennaku zonna, Azikirize okujjukirwa kwabwe ku nsi.