Psalms 109:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abanvunaana, eyo y'eba ebeera empeera okuva ew'Omukama, ey'abo abanjogerera ebibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna y’eba ebeera empeera, Mukama gy’awa abo abandoopaloopa, era abanjogerako eby’akabi ebyereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo ye mpeera ey'abalabe bange eva eri Mukama, N'abo aboogera obubi ku mmeeme yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo Mukama by'aba aweera abalabe bange, aboogera obubi ku bulamu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyo ye mpeera ey'abalabe bange eva eri Mukama, N'abo aboogera obubi ku mmeeme yange.