Psalms 109:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe, ayi Mukama Omuyinza, nkwata na kisa olw'okubeera erinnya lyo, mponya olw'okubeera ekisa kyo ekirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Ayi Mukama Katonda wange, nnwanirira olw’erinnya lyo; era omponye olw’okwagala kwo okulungi okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye olongoose ebyange, Ayi Katonda Mukama, olw'erinnya lyo, Kubanga okusaasira kwo kulungi, omponye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe, ayi Mukama Katonda wange, nnyamba nga bwe wasuubiza. Mponya olw'ekisa kyo ekirungi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye olongoose ebyange, ai Katonda Mukama, olw'erinnya lyo: Kubanga okusaasira kwo kulungi, omponye.