Psalms 109:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti nze ndi munaku, mwolo, ne munda omutima gwange gufumitiddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ndi mwavu era ali mu kwetaaga, n’omutima gwange gunyolwa nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nze ndi mwavu, nneetaaga, N'omutima gwange gufumitiddwa munda yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ndi mwavu, ndi mu bwetaavu, nkoseddwa mu mutima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nze ndi mwavu, nneetaga, N'omutima gwange gufumitiddwa munda yange.