Psalms 109:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyamba, ayi Mukama Katonda wange; ndokola ng'ekisa kyo bwe kiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbeera, Ayi Mukama Katonda wange! Ondokole ng’okwagala kwo okutaggwaawo bwe kuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onnyambe, Ayi Mukama Katonda wange; Nkwegayiridde ondokole ng'okusaasira kwo bwe kuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyamba, ayi Mukama Katonda wange, mponya olw'ekisa kyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onnyambe, ai Mukama Katonda wange; Nkwegayiridde ondokole ng'okusaasira kwo bwe kuli.