Psalms 109:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ka bavumirire, nga ggwe owa mukisa; abansitukiramu baswale, ye omuweereza wo asanyuke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balikoma, naye ggwe olimpa omukisa! Leka abannumbagana baswale, naye nze omuddu wo nga nsanyuka!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bo bakolime, naye ggwe ompe omukisa, Bwe baligolokoka, balikwatibwa ensonyi, naye omuddu wo alisanyuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale bo bakolime, naye ggwe ompe omukisa. Oswaze abanjigganya, naye nze omuweereza wo nsanyuke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bo bakolime, naye ggwe ompe omukisa: Bwe baligolokoka, balikwatibwa ensonyi, naye omuddu wo alisanyuka.