Psalms 109:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Banneebunguluzza nzenna ebigambo eby'obukyayi; bannumba awatali nsonga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banfukumulidde ebigambo eby’obukyayi, ne bannumbagana awatali nsonga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Banfukumulidde ebigambo eby'obukyayi, Ne bannumbagana awatali nsonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banjogerera eby'obukyayi bannumbaganira bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era banneetooloola n'ebigambo eby'okukyawa, Ne balwana nange awatali nsonga.