Psalms 109:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ayimirira omunaku ku ddyo, amuwonye ababi abalamula obulamu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga alwanirira omunaku ali mu kwetaaga, n’amuwonya abo abaagala afe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga anaayimiriranga ku mukono ogwa ddyo ogw'omwavu, Okumulokola eri abo abasalira omusango emmeeme ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ataasa omwavu, n'amuwonya amusalira ogw'okufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga anaayimiriranga ku mukono ogwa ddyo ogw'omwavu, Okumulokola eri abo abasalira omusango emmeeme ye.