Psalms 109:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okunsiima olw'okubaagala banvunaana buvunaanyi; naye nze nakanya ssaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mbalaga omukwano, bo bandaga bukyayi; kyokka nze mbasabira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okwagala kwange bafuuse balabe bange; Naye nze nsaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wadde mbaagala, bo bampalana. Nze kye nkola, kubasabira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'okwagala kwange bafuuse balabe bange: Naye nze nsaba.