Psalms 11:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti laba ababi baleeze emisaale gyabwe; akasaale kaabwe bakatadde ku kaguwa mu nzikiza balase ab'omutima omuluŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga laba ababi baleega emitego gyabwe egy’obusaale, balase abalina omutima omulongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga, laba, ababi bateze omutego, Batadde obusaale ku buguwa, Balasize mu nzikiza abalina omutima ogw'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga ababi baabano baleeze emitego, obusaale babutadde ku buguwa, balasize mu nzikiza abalina omutima omulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, laba, ababi batega omutego, Bateekateeka akasaale ku lugoye, Balasize mu nzikiza abalina omutima ogw'amazima.