Psalms 11:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yekkaanya omutuukirivu; naye omwoyo gwe gukyawa ababi n'abo abaagala obukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akebera abatuukirivu naye omutima gwe gukyawa ababi, n’abakola eby’obukambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama agezesa abatuukirivu n'ababi. Naye akyawa oyo ayagala obutabanguko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yekkaanya abalungi n'ababi. Akyayira ddala abaagala eby'obunyazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama akema abatuukirivu: Naye omubi n'oyo ayagala eby'amaanyi emmeeme ye ebakyawa.