Psalms 110:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alinywa ku ngezi y'akagga ku kkubo, n'olw'ekyo aliyitimuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alinywa amazzi mu kagga ku kkubo, n’addamu amaanyi ag’obuwanguzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alinywa ku nsulo eri mu kkubo; Kyaliva ayimusa omutwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka alinywa ku nsulo eri ku kkubo, aliddamu amaanyi n'awangula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alinywa ku nsulo eri mu kkubo: Kyaliva ayimusa omutwe.