Psalms 111:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
By'akola bya kitiibwa era bikulu, obutuukirivu bwe busigalawo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emirimu gye mikulu nnyo era gya kitiibwa, n’obutuukirivu bwe tebuggwaawo emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulimu gwe gwa kitiibwa, gwa bukulu; N'obutuukirivu bwe bubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kimu ky'akola kijjudde ekitiibwa n'obukulu, obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulimu gwe gwa kitiibwa, gwa bukulu: N'obutuukirivu bwe bubeerera enurembe gyonna.