Psalms 111:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirimu gy'emikono gye gya mazima era mituufu; ebiragiro bye byonna byesigibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
By’akola byonna bya bwesigwa era bya bwenkanya; n’amateeka ge gonna ga bwesigwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirimu egy'emikono gye ge mazima n'omusango; Ebiragiro bye byonna binywera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu byonna by'akola mwesigwa era mwenkanya, ebiragiro bye tebikyukakyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emirimu egy'emikono gye ge mazima n'omusango; Ebiragiro bye byonna binywera.