Psalms 111:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu be yabaaweereza okununulibwa; yakakasa endagaano ye emirembe gyonna. Erinnya lye ttukuvu era lya ntiisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yanunula abantu be; n’alagira endagaano ye ebeerewo emirembe gyonna. Erinnya lye ttukuvu era lya ntiisa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yawa abantu be okununulwa; Yalagira endagaano ye emirembe gyonna; Erinnya lye ttukuvu, lya kitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yanunula abantu be, n'akola nabo endagaano ey'olubeerera. Mutuukirivu era waakitiibwa
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yawa abantu be okununulwa; Yalagira endagaano ye emirembe gyonna: Erinnya lye ttukuvu, lya kitiibwa.