Psalms 112:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alleluuya! Omuntu atya Omukama, yeesiimye, oyo asanyukira ennyo ebiragiro bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutendereze Mukama! Alina omukisa omuntu atya Katonda, era asanyukira ennyo mu mateeka ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutendereze Mukama. Alina omukisa oyo atya Mukama, Asanyukira ennyo amateeka ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutendereze Mukama! Wa mukisa oyo assaamu Mukama ekitiibwa, asanyukira ennyo okukwata ebiragiro bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumutendereze Mukama. Alina omukisa oyo atya Mukama, Asanyukira ennyo amateeka ge.