Psalms 112:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezzadde lye liriba lya buyinza mu nsi; olulyo lw'ezzadde edduŋŋamu lulifuna omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be baliba ba kitiibwa mu nsi; omulembe gw’abalongoofu guliweebwa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezzadde lye linaabanga lya maanyi ku nsi; Ezzadde ly'abatuukirivu linaabanga n'omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana be, banaabeeranga ba maanyi ku nsi. Ezzadde ly'omutuukirivu linaabeeranga lya mukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezzadde lye linaabanga lya maanyi ku nsi: Ezzadde ly'abatuukirivu linaabanga n'omukisa.