Psalms 112:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitiibwa n'obugagga biri mu nnyumba ye, obutuukirivu bwe busigalawo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyumba ye enejjulanga ebintu n’obugagga obungi; era anaabanga mutuukirivu ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebintu n'obugagga biri mu nnyumba ye, N'obutuukirivu bwe bubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaka ge galifuna ebintu ne gagaggawala, anaabeeranga mwesimbu bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebintu n'obugagga biri mu nnyumba ye: N'obutuukirivu bwe bubeerera emirembe gyonna.