Psalms 112:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mu nzikiza ekitangaala kyakira abaluŋŋamu; kyakira omusaasizi, ow'ekisa n'omutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu kizikiza, ekitangaala kyakira omulongoofu, alina ekisa, n’oyo alina okusaasira, era omutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eri omutuukirivu omusana gujja awali ekizikiza, Oyo wa kisa, ajjudde okusaasira, era ye mutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutuukirivu ekitangaala kimwakira mu kizikiza. Oyo wa kisa, musaasizi, era mwenkanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri omutuukirivu omusana gujja awali ekizikiza: Oyo wa kisa, ajjudde okusaasira, era ye mutuukirivu.