Psalms 112:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebirungi bijjira oyo asaasira n'awolerawo, ebibye abiddukanya mu bwenkanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu oyo agabira abeetaaga, era tawolera magoba, era akola emirimu gye gyonna n’obwenkanya, alifuna ebirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaba ebirungi oyo akola eby'ekisa era awola; Akola ebintu bye mu bwenkanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa akola eby'ekisa era awola, omwesigwa mu by'akola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaba ebirungi oyo akola eby'ekisa, awola; Alinyweza ensonga ye bw'alisalirwa omusango.