Psalms 113:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva enjuba lw'evaayo okutuusa lw'egwa, erinnya ly'Omukama litenderezebwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enjuba weeviirayo okutuusa bw’egwa, erinnya lya Mukama litenderezebwenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu buvanjuba okutuuka mu bugwanjuba Erinnya lya Mukama ligwana okutenderezebwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjuba mutendereze erinnya lya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuva mu buvanjuba okutuuka mu bugwanjuba Erinnya lya Mukama ligwana okutenderezebwanga.