Psalms 113:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama asukkulumye amawanga gonna, ekitiibwa kye kiyisa n'eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama agulumizibwa okusinga amawanga gonna, era n’ekitiibwa kye kisinga eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ali waggulu okusinga amawanga gonna, N'ekitiibwa kye kisinga eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ye afuga amawanga gonna, ekitiibwa kye kisinga n'eggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ali waggulu okusinga amawanga gonna, N'ekitiibwa kye okusinga eggulu.